
Abasaakaate baayaniriziddwa ku Bulange Oluvannyuma bagenda kwolekera Kyaggwe, ku Muzza High School, e Kabembe, gye bagenda okugunjulwa mu mpisa n’ebintu eby’enjawulo.
Omuyimbi Mesarch Ssemakula yoomu ku bazadde abaleese abaana baabwe okwetaba mu Kisaakaate kya Nnabagereka. Uganda #ekisaakaate2023







