KATIKKIRO MAYIGA’S AT 12 YEARS

Tuli mabega wo ssebo. Tukwenyumirizaamu era tusiima obuweerezzabwo eri Ssaabasajja Kabaka n’abantu.
Mu mbeera yonna, Buganda edda mu maaso ku ntikko, era obumu bwaffe ge maanyi ga Nnamulondo.


Ssaabasajja Kabaka awangaale!

KATIKKIRO CHARLES PETER MAYIGA

Emyaka 12 ku bwa Katikkiro ssi gya kuzannya, kyokka nneebaza Obuganda, olugendo tulutambudde ffenna okutuukiriza obuvunaanyizibwa Kabaka bwe yankwasa.

Nga ntandika omwaka guno ogw’e 13, mbasaba tutambulire wamu, tuwaŋŋane amagezi, tuyambagane, tube bumu, tunyweze nnamulondo, tujja kusobola okuzza Buganda ku ntikko.

#KatikkiroMayigaAt12

Leave a comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.