
Mu kibuga London, e Rotherhithe,Ssekabaka Muteesa II gyeyafiira kumyaka 45 oluvannyuma lw’emyaka3 ng’ali mu buwanganguse.Muteesa yali yakamala emyaka 30gyokka ku Nnamulondo ya bajjajjabegyeyatulako mu 1939.Enjole ya Ssekabaka Muteesa IIyakomezebwawo kuno mu 1971n’agalamizibwa mu Masiro e Kasubi