
Ennyumba zaazimbiddwa Obwakabaka ne bannamukago aba Henan Ghoji, era zitundibwa. Kuliko ez’ekisenge ekimu, ebibiri, n’ebisatu.






Kabaka yasoose kuzirambula, n’oluvannyuma n’asimba ejjinja ng’akabonero ak’okuziggulawo.
Oluvannyuma yalambudde amakula n’atuula ku Nnamulondo ya Bajjajjaabe.
