
Tubalamusizaako Mwena abantu ba Kabaka. Maama waffe Musanyufu nnyo olw’obubaka bwa Mazaalibwa ge bwetwamuwade nga abaana be olunaku lwe ggulo, temujjanga okwo bannaffe.
Tusigale nga tuli bumu nga bulijjo nga tukola ebintu ebivaamu ensimbi okwekulaakulanya, okulabirira amaka gaffe n’okwerinda endwade eziyinza okutwala obulamu bwaffe. Tusomese abaana baffe nokubalabirira obulunji wewaawo.
YOU CAN NOW OWN A PLOT WITH A LAND TITLE FROM ROYALE PROPERTY CONSULTANTS LTD :www.royaleproperty.co.ug
