Culture

Akubirizza abazadde bulijjo okubaako bye bayigiriza abaana baabwe nga bagatta kw’ebyo bye bajja mu masomero oba mu nteekateeka endala nga Ekisaakaate.



Nnaabagereka ategeezezza nti Ekisaakaate ky’amasomero agali ku nsomesa y’omutendera gw’Ensi yonna kigenda kubeerangawo buli mwezi gwa musanvu era asabye abazadde okwongera okuwaayo abaana okukyetabamu bayige ebintu eby’enjawulo.