Omumbejja Katrina Ssangalyambogo yazaalibwa leero. Mutwegatteko tumuyozeeyoze okutuuka ku mazaalibwa ge. Hapi birthday Katrina
Omumbejja Ssanga ye mwana wa kabaka RMM ll ne maama Nnabagereka era owokuna mu baana Kabaka Mutebi bazaala nga ye muwala owokusatu. Omumbejja ali ku mwaka gwe ogwokusatu (3rd year) mu University of Nottingham e bungereza era nga alubirira okufuna masters degree mukutunda naddala ebyemizannyo (Sports Marketing) nga ekirooto kye kuba ayagala nnyo ebyemizannyo.
