1. Okumanya omuwendo gwa Balangirab n’aBambejja abavubuka abali mu Buganda
2. Okukulakulanya aBalangira n’aBambejja abavubuka
3. Okuzza empisa mu aBalangira n’aBambejja abavubuka
4. Okuzzaawo eNnono, oBuwangwa n’oBulombolombo mu abalangira n’abambejja abavubuka
5. Obwegassi n’okukolera awamu mu balangira n’abambejja abavubuka
6. Okunnyikizanga okussa ebintu mu bwino
7. Okuyamba nga ku office ya Ssabalangira mu bintu ebye njawulo awamu ne ku ba Jjajja abakulu b’eMituba8. Okuddaabiriza eMbiri n’aMasiro awamu n’okuzikuuma
9. Okusakira abalangira n’abambejja abavubuka
10. Okutumbula eby’emizannyo ne by’enjigiriza mu lulyo olulangira